EKILANGO.
Akulira abakozi mu Disitulikiti ye Kayunga ategeza abawi bo
musolo mu Gombolola awamu ne Town Council zona nti
empandiisa, engereka, n’ensasula ye misolo gyona yakyuse
okuva nga 01/07/2023.
Kati buli muwi w’omusolo wakusasuliranga ku siimu ye oba
mu Bank.
Teli mukozi wa gavumenti akilizibwa kwata ku ssente
z’omusolo mu buliwo.
Yenna anakwasa omukozi wa gavumenti ssente omuwa
kulwo.
Bilangiddwa CAO, Kayunga.
downloable file: